Omukyala Yaliwanga Embuzi

Bweyalagajjaliranga Bba Naava Ku Kitanda Naagwa

Abaganda n’embeera yaabwe mu buli kiseera ekyetagisaanga okugonjoola obuzibu bwonna mu Maka.

Omukyala ‘Bweyalagajjaliranga bba’, kiki ekyakolebwanga?

 

Nazzikuno ng’omukyala afaayo nnyo eri bba era ne bwe baabeeranga beebase ng’omukyala kimukakatako okuwambaatira bba aleme kuwanuka ku kitanda kugwa. Wabula singa omukyala yagayaaliriranga bba n’ava ku kitanda n’agwa, yalina okugatta bba ng’amuwa embuzi n’enkota y’ettooke nga bw’amusuubiza nti taliddamu ku mugayaalirira. Embeera eno bwe yatuukangawo, abasajja abamu baatandikanga kusuliranga ddala wansi okutuusa nga mukyala we amalirizza okumuwa embuzi n’enkota y’ettooke. Oba ab’enaku zino mukola mutya??

Advertising

Related Articles

error: Content is protected !!