AmawulireUganda Leero
Omulaasi Tadeo Musisi Asisinkanye Kyagulanyi
Omuvubuka omukubi w'amatoffaali nga mutuuze w'eKyetume Nakaseke yawunikiriza banna Uganda bweyazze okuva e Nakaseke najja ku Kitebe kya NUP nga addamu omulanga gwa Kyagulanyi ogw'okusonda ensimbi ezinasobozesa ekibiina okunoonya akalulu.


Uganda Leero: Tadeo Musisi agamba nti yeddira Nkima nti era ye mutabani wa John Kiggundu.
📍 Website: https://www.ugandatoday.co.ug
📱 WhatsApp: +256 702 239 337
🐦 X (formerly Twitter): @uganda43443 |
📧 Email: ugandatodayedition@gmail.com
Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Partner with Uganda Today—where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country




