Uganda Kati Yakutaano Munsi Yonna Mumuppiira Ogwokubaka

She Cranes Bebannantameggwa Mukubaka

She Cranes, bannantameggwa ba Africa mu kubaka omuppiira ate era nga bakwaata ekifo kyakutaano mu Nsi Yonna mu muzannyo guno. Uganda Today Edition ebayozayoza nti mukulike nnyo okutuuka ku kkula lino.

Uganda Today: Team ya Uganda ey’omuppiira ogw’okubaka, The She Cranes kikakasiddwa nti kati y’ekulembera mu mu kubaka omuppiira ku Ssemazinga Africa ate mu nsi yonna ekwata ekifo kyakutaano. Ekkula lino erituuseeko ku Sande nga 06/08/2023 bweyakubye ababadde nnamba emu mu Africa – South Africa obugoba 49 ku 47.

This is not Japan, this is Uganda!
The state of the art architectural designed Kabale – Kisoro road
#VisitUganda🇺🇬
#ExploreUganda
#Tulambule WhatsApp:+256 702 239 337 Email: cmkmediasolutions@gmail.com

Toyota Vigo

Chris Kato

Uganda Today is a source of analytical, hard and entertaining news for audiences of all categories in Uganda and internationally. Uganda Today cut its teeth in Ugandan media industry with its print copies hitting the streets in October 2014. We are heavily indebted to all our publics and stakeholders who support our cause in one way or the other. To comment on our stories, or share any news or pertinent information, please follow us on: Facebook: Uganda Today Twitter: @ugtodaynews WhatsApp:+256 702 239 337 Email: ugandatodayedition@gmail.com Website: https://www.ugandatoday.co.ug

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!