Total Uganda Okuva Mu 1955
Total Kammpuni entuunzi y’amafuta gebidduka byonna okutwalira awamu nga muno mwotwaalidde pikipiki, generators n’ebyuma ebirala ebikozesa amafuta ne woyiro, yatandika okukakalabya emirimu gyaayo mu Ggwanga mu 1955.
Okuva olwo n’okutuusa kati terekerangaawo kuwereeza bannansi. Mukiseera kino Kampuni nga etambulira ku mutindo gwa tekinologiya, erina bingi byeewa ba kasitoma baayo. Mubino mulimu.
Total energy card ( Kadda eyamba Kasitoma okugula buli kintu okuva ku Total nga takozesezza nsimbi mu buliwo)
Excellium fuel (amafuta aga buli ngeri)
Shop and food services (Amaduuka n’empreeza y’emmere)
Automobile lubricants ( woyiro ne girisi)
Motor cycle lubricants ( woyiro wa pikipiki)
Care care products ( ebirongoosa motoka)
Total solar (eby’amasanyalaze g’enjuba)
Omuntu yenna oba ekitongole nga oyagadde okufuna empereza zaabwe zona, oli wa ddembe okubatuukirira ku masundiro gaabwe gonna agabunnye e Ggwanga.
Oba si ekyo nga oyagala kutesaganya kunsonga ezikwaata kumpereza yaabwe osobola okubatuukirira ku kitebe kyaabwe ekikulu ku 8th street mu Kampala. Oba osobola okkuba ku ssimu 0752 793 000