Ebyemizanyo

Ssabasajja Kabaka Akungubagidde Omuzaanawe Walakira

Ssaabasajja Kabaka asasiidde nnyo Mwami Eldadi Walakira olw’okufiirwa mukyalawe Robinah Nagawa Walakira. Asasiidde nnyo ab’enju bonna. Yeebazizza omugenzi okukuza abaana obulungi.

Omugenzi ye maama azaala mukyala was Katikkiro Charles Peter Mayega.

Mukyala wa Katikkiro ne Mugandawe nga bagenda okuganzika ekimuli ku nyaabwe

Omugenzi azikiidwa e Kawoko mu Bukomansimbi mu Buddu.

Katikkiro yebazizza nnyo Maama okumwagala ennyo, n’okuza abaana abantu balamu, abakakamu.

Katikkiro nga ayogerako eri abakungubazi

Era asabye Katonda omugenzi amuwe ekiwummulo eky’emirembe.

Publisher

Uganda Today

Published by Uganda Today, your trusted source for news and analysis. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed.


Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country.


Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk


WhatsApp: +256 702 239 337


X (formerly Twitter): @uganda43443 |


Email: ugandatodayedition@gmail.com

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!