Obutamanya Butambuza Amazzi Ekiro

Ono Minisita Omuto Mu gavumenti Eyawakati Asaanye Asomesebwe Kubukulu Bwa Kabaka Ne Ettaka Mu Buganda

Tiimu y’omupiira eya South Sudan yalaze minisita wa gavumenti ki Kabaka kyaali

Uganda Leero: Ebyembi bisekerwa, ate era n’obutamanya butambuza amazzi ekiro. Lino jjo lyabalamu waliwo minista mu gavumenti eyakati eyavaayo naasamwasamwa n’ebigambo nti “Kabaka talina Ttaka mu Buganda”

Ebigambo bino byawawaaza bangi amatu neberabira nti nga ojjeeko Katonda, eri Omuganda yenna Ssaabasajja yaddako era kyaava aweebwa ammanya olukunkumuli ekiraga nti assukulumye ku balala.

Bannaffe aba Sudan bo baategeera dda Kabaka ki kyaali era Uganda Leero ewa minista ono amagezi agende e South Sudan abebuuzeeko asobole okumanya Kabaka yaani, Kabaka alina kifooki mu Uganda eyawaamu era asaanidde kutwaliibwa atya?

Ekiwuka kino (Enfukuuzi) kirina kyekiraga abantu bwebaba tebaagala kubalondoola tebandirese mukululo gulaga buufu bwebakutte.

 

Advertising Toyota Vigo

Toyota Vigo

Chris Kato

Uganda Today is a source of analytical, hard and entertaining news for audiences of all categories in Uganda and internationally. Uganda Today cut its teeth in Ugandan media industry with its print copies hitting the streets in October 2014. We are heavily indebted to all our publics and stakeholders who support our cause in one way or the other. To comment on our stories, or share any news or pertinent information, please follow us on: Facebook: Uganda Today Twitter: @ugtodaynews WhatsApp:+256 702 239 337 Email: ugandatodayedition@gmail.com Website: https://www.ugandatoday.co.ug

Related Articles

Leave a Reply

Back to top button
error: Content is protected !!