Uganda LeeroWulira Bino

Yiga Oluganda

Olulimi Oluganda Lwerulimi Olusinga Okuba Olwangu Okuyiga N'okwogera Olwokuba Ebigambo By'oluganda Byonna Bibaako Ennyukuta Enjatuza.

Omukyala ono mu katambi kano akunnyonyola ebimu kubigambo byoyinza okuba nga tomanyi mu kwogera Oluganda

Uganda Leero: Oluganda lwerulimi olwogerwa abantu abenjawulo mu Buganda, Uganda,  ne bitundu ebimu ebya Rwanda ne Tanzania. Oluganda lulimi olujjudde ebisoko n’ebigambo bingi ebikozesebwa okwewala okuwemula nga omuntu ayogera mu lujudde.

Olw’okuba Omuganda tawemula, okukyuusa ekitabo ekitukuvu Bbayibuli Abaganda baasaanga obuzibu mu kukyuusa ekigambo ekiteegeeza ekitundu eky’ekyaama eky’omusajja n’omukazi kubanga ebigambo ebyo byombi tebiyisibwa mu kamwa mu lujudde ate nga mu Nnimi z’abazungu bo tekyesisiwaza kwogera bigambo ebyo mu lujjudde.  

UgandaToday

UgandaToday is published by CMK Media Solutions. UgandaToday is your trusted source for news and analysis. Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Website: https://www.ugandatoday.co.ug WhatsApp: +256 702 239 337 X (formerly Twitter): @uganda43443 | Email: ugandatodayedition@gmail.com P.O.BOX 184351 Kampala. Uganda

Related Articles

Check Also
Close
Back to top button
error: Content is protected !!