Namagoye Kyeki?

Namagoye Muntu Omulamu Alinga Nze Oba Ggwe Nga Talina Birungo Bifuula Mubiri Ggwe N'enviiri Nga Eby'omuntu Omulala Yenna. Era Namagoye Asangibwa Ne Mubisolo N'ebirime..

  • Albinism is recognised as a form of disability internationally, in Uganda, it was recognised in 2020.
  • Namagoye yembeera oba enkula y’omuntu, ekisolo oba ekirime etesangibwasangibwa buli wamu, era nga etambulira mu musaayi gwa kika ky’omuntu oyo, olwokubulwa ekirungo ky’olususu ekikola langi y’amaaso n’enviiri. Era embeera eno gyeri mu birime ne mubisolo.
  • Omuntu okuba n’embeera eno, bazaddebe bombi bateekeddwa okuba nga balina obutafaali obulemesa ekirungo ekikola langi y’olususu, enviiri n’amaaso.
Yes this is Uganda!
The beautiful Secretary Bird found in Murchison National Park
The fast Ostrich found in Kidepo Valley National Park
The Crane also known as the Crested Crane, a National Bird in Uganda mainly found in swampy areas
Uganda is famous for bird watching and a habitat of 1090 bird species
+256 702 239 337 WhatsApp
Tel +256 772 500 640
*#VisitUganda*
*#Tulambule*

Ebibuuzo

Banamagoye Mizimu?

NEDDA Banamagoye bantu nga ggwe nange

Banamagoye bafa oba babulabubuzi?

Advertising Toyota Vigo

NEDDA, Banamagoye bafa nga omuntu omulala yenna.

Ebitundu by’omubiri ebyabanamagoye birina amaanyi agawonya endwadde eri abantu?

NEDDA, Ebitundu by’omubiri byabanamagoye, tebirina maanyi gawonya ndwadde eri omuntu yenna. Banamagoye bantu babulijjo nga omuntu omulala yenna.

Banamagoye bawonya Siriimu?

NEDDA, Banamagoye tebawonya Siriimu, omulwadde wa Siriimu yenna alina okugenda mu Ddwaliro okufuna obujjanjabi.

Banamagoye baleeta emikisa oba ebisirani?

NEDDA, Banamagoye bantu nga ggwe nange

Nsobola okuggagawala nga neggase n’omukyala Namagoye?

NEDDA, Banamagoye tebalina maanyi ganjawulo.

Banamagoye balya emmere yanjawulo?

NEDDA, Banamagoye balya emmere yeemu n’abantu abalala era baddembe okulya byebagala nga omuntu omulala yenna.

Lwaaki nazaala omwana Namagoye?

Lwansonga nti ggwe n’omusajja gwewazaalamu omwana oyo Namagoye, mulina obutafaali mumibiri gyammwe obuleetera omuntu okuba Namagoye.

 

Toyota Vigo

Chris Kato

Uganda Today is a source of analytical, hard and entertaining news for audiences of all categories in Uganda and internationally. Uganda Today cut its teeth in Ugandan media industry with its print copies hitting the streets in October 2014. We are heavily indebted to all our publics and stakeholders who support our cause in one way or the other. To comment on our stories, or share any news or pertinent information, please follow us on: Facebook: Uganda Today Twitter: @ugtodaynews WhatsApp:+256 702 239 337 Email: ugandatodayedition@gmail.com Website: https://www.ugandatoday.co.ug

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!