Wuliriza Akatambi: Wangadya Alabudde Museveni
+256 702 239 337: Wangadya Agamba Nti Pulesidenti Ekitongole Takisaamu Kitiibwa

UgandaLeero: Wuliriza Akatambi: Wangadya Alabudde Museveni
https://x.com/yubdenis1/status/2073093843214275005/video/1
Nantebe wákakiiko akakola ku kutyboola eddembe lyóbuntu mu Ggwanga akamanyiddwa nga Uganda Human Rights Commision, Omulamuzi Lady Justice Mariam Wangandya, nga ayogerako eri banna Mawulire yemulugunyiza eri pulesident Museveni era naatuusa okulabulakwe gyaali nti nga assa munkola obuyinza obumuweebwa Ssemateeka wÉggwanga, asse ekitiibwa mu nonda y’abantu baalonda okuddukanya akakiiko k’eddembe ly’obuntu kakulembera mu kiseera kino.

Wangadya Agamba Nti Pulesidenti Ekitongole Takisaamu Kitiibwa
Wangadya yawanjagidde Museveni gweyayise “Taata Natasha” alekere awo okulonda abantu abatalina nsa abo abalemereddwa mu byoubufuzi, baaleeta okujja mu Kakiiko.
https://www.google.com/url?sa=t&source=web&rct=j&opi=89978449&url=https://www.facebook.com/lualoabey/videos/akulira-human-rights-wangadya-agambye-museveni-yamuwa-ba-commissioner-abe-kibugw/1058274833195121/&ved=2ahUKEwjXvf22oriVAxUAUkEAHU-YElQQtwJ6BAgQEAI&usg=AOvVaw02rDJgrCGO9iya-AzqEQRd



