Ssaabasajja Kabaka asasiidde nnyo Mwami Eldadi Walakira olw’okufiirwa mukyalawe Robinah Nagawa Walakira. Asasiidde nnyo ab’enju bonna. Yeebazizza omugenzi okukuza abaana obulungi.
Omugenzi ye maama azaala mukyala was Katikkiro Charles Peter Mayega.

Omugenzi azikiidwa e Kawoko mu Bukomansimbi mu Buddu.
Katikkiro yebazizza nnyo Maama okumwagala ennyo, n’okuza abaana abantu balamu, abakakamu.

Era asabye Katonda omugenzi amuwe ekiwummulo eky’emirembe.
Publisher
-
Published by Uganda Today, your trusted source for news and analysis. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed.
Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country.
Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk
WhatsApp: +256 702 239 337
X (formerly Twitter): @uganda43443 |
Email: ugandatodayedition@gmail.com






