AmawulireUganda Leero
Ssaabasajja Kabaka Asabye Abantube Okusonyiwa Ababakola Obubi
Mububaka Bwe ERI Abasajja N'abazaana Mu Uganda N'ebweeru Kabaka Abakuutidde
Uganda Today: Mububaka bwe obwamazzukira ga Mukama waffe Yesu Kuristo, Ssaabasajja akuutidde abantu bonna okusonyiwa, okukuuma emirembe nokusabira abalwadde Mukama abasuuse.
“Musonyiwe bonna ababaseketerera, muyambe abatesobola, mukole obulungi eri ab’enyumba zammwe n’abantu abalala bonna” Ssaabasajja bweyakattirizza.




