Kabaka Takyanaanya Ku Nsonga Za Buganda

Ssaabasajja Kabaka akyaddeko mu maka g’obwa President e Nakasero eggulo lya leero n’ayanirizibwa President Yoweri Tibuhaburwa Kaguta Museveni.

Ssabasajja Kabaka n’abantu beyagenze nabo
okusisinkana pulezidenti Tibuhaburwa

Ssaabasajja awerekeddwako Omulangira David Kintu Wasajja, Omutaka Namwama Augustine Mutumba, ne Katikkiro Charles Peter Mayiga. President ne Kabaka boogedde ku nsonga ezitali zimu.

Advertising

Related Articles