Kino Obadde Okimanyi?

Iryn Namubiru Yavuganyaako Ku Bwa 'Miss Uganda'

Biingi biwandiikiddwa era bimanyiddwa ku muyimbi omututumufu Irene Namubiru Murel, naye ate baangi tebamanyi nti Namubiru yavuganyaako ku bwa Nalulungi wa Uganda.

Irene Namubiru yaani?

Irene Gladys Namubiru, era amanyiddwa  nga Iryn Namubiru Morel, Munna Uganda omukyala omuyimbi.
Yazaalibwa: December 13, 1981  Uganda
Entambi Z’enyimba: MpuliraAll TIME CLASSICS volume 1ALL TIME CLASSICS Volume II, n’endala eziwerako.
Iryn Namubiru newankubadde nga wakitema mubutonde, ekikula ekyandibadde kimufeebya mu byempaka z’obwa Nalulungi, kino tekyamulemesa kwetaba mu mpaka zino mu 1996.
Iryn Gladys Namubiru asongeddwaako akasaale ku konno, nga ali n’abawala abalala abetaba mu mpaka za Nalulungi wa Uganda mu 1996.
Ekifanaanyi kituwereddwa: Shawnray Makumbi

Publisher

Toyota Vigo

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!