Ebyemizanyo

Ono Omuggalo Bwegwalumye Kko Ye Nti Wano Wafiira Muloge

Omusajja ono yalabidwaako mubitundu byomu Kampala nga attadde taddataye ku bodaboda asobole okudduka ekibabu kya kalunsambulira Lumiima Mawuggwe COVID-19.

Omusajjo ono atategerekese manyage, bwatyo bweyalabise nga ayolekedde olugendolwe nga adduka ekibambulira kya Lumiima Mawuggwe ekifumbekedde mu Kampala.

Gyeyaddukide gyasubira nti obulwadde tebutuukayo nze naawe teri ammanyiyo. Wabula omusajja ono mwegendereza nnyo kubanga ammanyi nti gyeyagenze ajja kkolerayo ebyettunzibye. Era bwatyo nattika tindikaliwe mungeri eyewunyisizza abangi.

Ono Senyiga omukambwe Lumiima Mawuggwe abanamusimmattuka balilunyumizaako myaaka nabisiibo.

Bwooba olina eggulire lyonna oba ekirowoozo kyona nga wandyagadde abantu abangi okimmanya bituwereeze ku ugandatodayedition@gmail.com oba WhatsApp number +256 702 239 337

Publisher

Uganda Today

Published by Uganda Today, your trusted source for news and analysis. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed.


Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country.


Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk


WhatsApp: +256 702 239 337


X (formerly Twitter): @uganda43443 |


Email: ugandatodayedition@gmail.com

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!