Latif Ssebaggala: Captain Francis Babu Yamulabirawo
laba Akatambi kano ojja kutegeera nti Babu yali yammanya wa Latif Ssebaggala weyali ayimiridde.

UgandaLeero: Latif Ssebaggala: Captain Francis Babu Yamulabirawo
Nga Captain Francis Babu ne Latif Ssebaggala bali ku emu ku TV wano mu Ggwanga, Captain Francis Babu yalangira Latif Ssebaggala obunanfuusi nga alaga nti yali ali ku ludda oluvuganya gavumenti ya mwami Museveni so nga ate yagendaanga ewa Museveni mu bubba nga annonayo ensimbi.
Obunafuusi bwa Ssebaggala bweyoleka luno Jjo lyabalamu ye ne Ow’ekitiibwa Nsibambi bwebagenda ewa Museveni nebamulaga nga byeyawangula akalulu ka 2026 mu mazim n’obwenkanya nti era akabinja kaabwe kaali ketefutefu okukolaganira awamu naye batambuze Eggwanga.
Newankubadde nga ye Ssebaggala tanavaayo mu Lwaatu nga nga munne Nsibambi bweyakola nalangirira nti ekibiinakye ekya FDC akivuddemu nti era yali yeggase ku NRM, naye Francis Babu byeyayogera byeeraga lwaatu nti Sserbaggala yali alya mu Lulime ne mu Luzise!. Laba akatambi kano era owulirize ojja kuggwa enyalwe.
#LatifSsebaggala, #Yusuf Nsibambi #UgandaLeero #UgandaToday #YoweriMuseveni #PhoenixNewsFeeds




