Abantu bye bayitamuUganda Leero

Olunnaku Omulamuzi Gladys Kamasanyu Lwatalyerabira

Yawuttwalwa akacupa k'amazzi mu Kyeenyi nga asalidde Stella Nyanzi omusango okusibwa emyeezi 18

Gladys Kamasanyu yasalira Stella Nyanzi ekibonerezo ky’okusibwa emyeezi 18 wabula ekibonerezo kino oluvanyuma, kyasazibwaamu Kooti enkulu

UgandaLeero: Ebyewuunyisa nga bwe bitaggwa mu Nsi.

Olunnaku luno lwaakya bulungi nga bulijjo eri omulamuzi Gladys Kamasanyu, era yali tamanyidde ddala ki ekyaali kigenda okumutuukaako nga ali mu Kooti nga asalira Stella Nyanzi eyali omusibe e Luzira omusango, kyaali kijja kuba ekintu kyatalyerabira.Omwaka guno gwaali gwa 2019.

Nyanzi ataaleetebwa mu Kooti wabula eyasigala e Luzira naye ebyaali bigenda mu maaso nebiragibwa butereevu ku nimbe za TV, yakola ebyewuunyisa bwe yeyambulamu olugoye olwa waggulu naatandika okusunda amabeerege n’omuserikale eyali agezaako okumukomako namukuba omukono.

#StellaNyanzi #UgandaToday #GladysKamasanyu #PhoenixNewsFeeds #OpearNewsFeeds

 

Publisher

Uganda Today

Published by Uganda Today, your trusted source for news and analysis. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed.


Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country.


Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk


WhatsApp: +256 702 239 337


X (formerly Twitter): @uganda43443 |


Email: ugandatodayedition@gmail.com

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!