Emmese Ezaagulwa Obukadde Buli Emu Zaatuuse

Buli Emu Yagulwa Obukadde 8

Nga okulwanyisa ekirwadde Kya COVID-19 kuyinda omwaaka ogwaggwa, Uganda yateekateeka okuvumbula eddagala eryaali eryogisobozesa okuvumbula eddagala ly’okugema ekirwadde ki Lumiima Mawuggwe.

Kyaddaaki emmese z’okugezeserezaako eddagala lya Lumiima mawuggwe zituusiddwa mu ggwanga.
Emmese zino zeezaayogeza bannauganda ebikankana olw’ebbeeyi yaazo.
Buli mmese egula obukadde bw’ensimbi 8.
Zikuumirwa ku university e Makerere.
Dr. Monica Musenero yeeyawoma omutwe mu nteekateeka eno.
Kati ekirindiriddwa byebibala byaazo.

Advertising

Related Articles

error: Content is protected !!