Ekannisa Y’abebisiyaga Mu America Etuntummuse Omuliro

Laddu Yawamattuse Muggulu Omuliro Negutuntumuka

Uganda Today: Omuliro gukutte Ekannisa y’abali bebisiyaga e Boston mu America negutuntummuka n’esaanawo

Wakati Mukugatta Abebisiyaga ababiri, Laddu Yawamattuse Muggulu Omuliro Negutuntumuka Ekannisa Nesaanawo

Kino kyabaddewo nga abasiyazi babiri bagattibwa. Amangu ddala omuliro ogwategerekese okuva ku Laddu gwabumbuzze ekannisa nesirikka.

Okubwaatuka kweggulu okwabadde okwekibwatukira kirabika kwekwavudde obuzibu newankubadde nga Ekannisa yabaddeko ebyuuma ebikwaata eggulu (thunder arresters) bino tebyasobodde kukugira Laddu kokoleeza Kannisa.

Eno Ekannisa abasiyazi bagyenyumirizaamu nnyo era bangi baabadde bantindigga agagendo okujja okugattibwa mu Kannisa eno.

Advertising Toyota Vigo

Tewaabadde bazikiriza muliro na motoka yaabwe eyarinyeewo kuzikiriza muliro.

Katonda munyiivu takyasobola kuguminkiriza buseegu bwangeri eno.

 

Publisher

Toyota Vigo

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!