Ebirime Eby’enva Ne Ebibala Mu Luganda N’olungereza
Emiti N'ebibala Bingi Wano Mu Buganda
Ebibabala Bino Byonna Abaganda Balina Ammannya Gaabyo
Ebiriibwa ebyo byonna a 25 nga bwe mbimenye mu luganda ne mu Lungereza, buli kimu, omuganda akirinako olugero, kale mpaayo kw’ezo z’omanyi.. Okugeza, Empande emu, eyiwa ekisero.
1. Enkoolimbo – Pigeon pea
2. Empande – Bambara nuts
3. Ensugga – Black night shade
4. Empindi – Cowpeas
5. Eggobe- Cowpea leaves
6. Kawo- Common Peas
7. Katunkuma – Bitter berries
8. Biriŋŋanya- Egg plant
9. Ejjobyo- African Spider Plant
10. Entula – Garden egg/African Egg Plant
11. Ensusuuti- Cho-cho
12. Nakati- Mock tomato/bitter tomato
13 Entuntunu- Goose berries
14 Etugunda – African medlar
15 Etungulu- Natal plum
16 Ekinyaanya- Tree tomato
17 Omukooge- Tamarind
18 Empirivuma – Wild Date palm
19 Enkomamawanga – Pomegranates
20 Ekitafeeri – Soursop
21 Jambula – Java plum
22 Ennyonza- English Carrisse/Carandas plum
23 Enkenene- Mulberry
24 Ensaali- Loquats
25. Empaffu – Africa Elemi/canarium/ bush candle
Kansuubire nti ebimu kw’ebyo wagulu, wejjukanyiza magulu meeru nga bw’abiyita.