AmawulireUganda Leero

Betty Nambooze Anyonyodde Lwaaki Omukono Ggwe Musibe

“Baze yali akeereye okudda awaka olw’olukiiko lwa business lweyalimu. Bwenalaba nga obudde buyisse, nengenda mukinaabiro ngezeeko okwenaaza, jjukira nti nali sikyasobola kwenaaza olw’obuvune obwantusibwaako abasirikale ba Museveni bwe balumba parliament mu 2017. Bwenagezaako okwenaaza neengwa omukono negunuuka”
Wabula Nambooze avumiridde nnyo abo bonna abagamba nti akkola katemba asobole okufuna ensimbi ezobujjanjabi.

UgandaToday

UgandaToday is published by CMK Media Solutions. UgandaToday is your trusted source for news and analysis. Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Website: https://www.ugandatoday.co.ug WhatsApp: +256 702 239 337 X (formerly Twitter): @uganda43443 | Email: ugandatodayedition@gmail.com P.O.BOX 184351 Kampala. Uganda

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!