Ebyafaayo
Engeri Nation Media Group Ne Gavumenti Ya Uganda Gyebabadde Akabwa Ne Engo
Gavumenti yagaana okuwa Monitor ebirango byaayo okumalira ddala ebbanga eddene nga baliwooza nti bwebakola bwebatyo, baali bakukosa Monitor okuvuganya bave mu lwokaano
This was reported by the former Monitor newspaper Journalist Andrew Mujuni Mwenda on Wednesday 13 April 2004 Mr. Mwenda had earlier traveled to Zambia to interview former President of Uganda Dr. Apollo Milton Obote. Andrew Mwenda is the young brother of a Uganda People’s Defence Forces [UPDF] General Kayanja Muhanga and Minister Margaret Mugisa Muhanga. Their father Mr. Muhangazima (RIP) was a life member of Uganda People’s Congress (UPC) and never left his party till his death. Mr. Muhangazima Senior (RIP) refused to join NRMUgandaLeero: Engeri Nation Media Group Ne Gavumenti Ya Uganda Gyebabadde Akabwa Ne Engo
Ebitongole by’empuliziganya okuli olupapula lw’amawulire olwa Monitor Publications olwatandikibwaawo mu 1992, n’omukutu gwa TV oguyitibwa NTV, ogwatandikibwaawo mu 2006, bukya bijja munsiike y’amawulire, bibadde nnyo kumbiranye ne gavumenti ya Museveni.

