AmawulireUganda Leero
Abasomesa Mu Ggwanga Baweze Okufa N’obutanyagwa Bayiiyizza Engeri Empya Eyokwekalakaasa
Abayizi bebasomesa bebajja okukozesa okutuusa obubaka bwaabwe eri Gavumenti Nampulira zzibi

UgandaToday:UgandaLeero: Abasomesa Mu Ggwanga Baweze Okufa N’obutanyagwa Bayiiyizza Engeri Empya Eyokwekalakaasa
Omusomesa omukyala asinzidde ku Somera naalaga Ensi era naakuunga ne banne bonna mu Uganda Okulaga obutali Bumativu eri Gavumenti nga bayingizzaamu abayizi okusobola okutuusa ensonga zaabwe eri gavumenti ya Uganda.
Omusomesa ono yemulugunya ku misaala gya gavumenti egitaliimu bwenkanya eri abasomesa ba gavumenti.





