AmawulireUganda Leero
Muganzi Wa Weasle Manizo Amutomedde Naamumenya Amagulu
Omuyimbi Weasle Manizo muganda wa Josey Chameleon kati apooca nabuvune mu Ddwaliro e Nsambya

Uganda Leero: Muganzi Wa Weasle Manizo Amutomedde Naamumenya Amagulu
Poliisi mu Kampala ekutte n’eggalira omukyala Sandra Teta muganzi w’omuyimbi Weasel Manizo ku bigambibwa nti yavudde mu mbeera n’amutomeza emmotoka mu kiro ekyakeesa olw’okuna
Poliisi etegeezezza nti abaagalana bano baafunyeemu obutakkaanya mu bbaala emu mu bitundu by’e Munyonyo omukyala kwekubaka emmotoka Benz UBH 148Y n’atomera Weasel n’amumenya amagulu.
Weasel ajjanjabirwa mu ddwaliro e Nsambya




