UgandaLeero: Miria Matembe Akulembeddemu Abakyala Okwecwacwana Nga Bawakanya Okuwambibwa Kwa Banna Uganda
+256 702 239 337: Laba Obutambi Buno Wammanga

UgandaLeero: Miria Matembe Akulembeddemu Abakyala Okwecwacwana Nga Bawakanya Okuwambibwa Kwa Banna Uganda
Mukyala Miria Matembe nga ono yaliko minisita mu gavumenti ya Museveni nga bulijjo avuddeyo okuvumirira ebikolwa eby’okutyoboola eddembe lya bannansi nga bikolebwa Eggye lye Ggwanga.
Kino kiddiridde okukwattibwa kwa eyali Lodi Meya wa Kampala era Pulida omututumufu mu Uganda Erias Lukwago. Wuliriza obutambi buno aka Miria Matembe naakomukyala omulala gwetutaategedde manya.