Ebyemizanyo

Amakulu G’enjogera Mukyabiyita Bya Mannyowenu, Kati Kimyanku Ye Mugabe.

Ebintu okuba ebya Mannyowenu kitegeeza (ebintu okuba ebyo kusaaga oba ebyo lusaago)


● MANNYOWENU yakulembera olutabaalo olumu nga abaganda bafutiza n’okufuntula abanyoro ( Jjukira Buganda eyedda yalimu amasaza asatu Kyadondo, Busiro ne Mawokota)
● MANNYOWENU yalina ekisa kingi nnyo nga kitiiriika nga mubisi!
● Abanyoro baatuuka n’okujeemera MANNYOWENU kubanga yali mukubya byaayi.
● Kabaka kyeyava asindikayo omugabe omulala KIMYANKU ono yali musajja mukambwe era omulwanyi namige.
● Kimyanku yatirimbula abanyoro okukamala era abadduka nga babuulira bannaabwe nti
” MUKYALUYITA LWA MANNYOWENU? KAAKATI KIMYANKU YE MUGABE.

Awo nno wewaava ekisoko oba olugero olwo

Publisher

Uganda Today

Published by Uganda Today, your trusted source for news and analysis. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed.


Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country.


Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk


WhatsApp: +256 702 239 337


X (formerly Twitter): @uganda43443 |


Email: ugandatodayedition@gmail.com

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!