Site icon Uganda Today

Ssegirinya Muhamnad Abadde Ani Eri Alex Luswa Luwemba?

Obutebe obukalu nga butunuulidde Omubak wa Nyendo Mukungwe Mathias Mpuuga Nsamba e Kaddugala bweyasazeewo okuteekateeka okungubagira Ssegirinya mu Kisaawe e Kaddugala mukifo kyokubeera awaka awabadde wasuziddwa omufu. Abakulembeze b’ekibiina kya NUP, kino baakiganyi era bo nebasigala awaka nomufu.

Uganda Today Edition: Uganda Leero: Kaddugala Masaka

Nyina w’omugenzi Muhammadi Ssegirinya, Sanyu Nakajjumba, abonyebonnye ebitagambika mukujajaba mutabaniwe bukya ava mu Kkomera, alajanidde abalonzi b’omu Kawempe North balonde omwawe omulala nga ono abadde akola nga omuyambi wa Ssegirinya.

Alex Luswa Luwemba Yaani?

Okusinziira ku Nyina wa Ssegirinya, Alex Luswa Luwemba naye mwanawe, era nga ono adda ku Ssegirinya. Nyina wa Ssegirinya, mu katambi kano akafulumiziddwa olwajjo nga 13.01.2025, alajaanidde abalonzi be Kawempe balonde mutabaniwe ono addire mukuluwe Ssegirinya mu bigere.

Wuliriza Akatambi Kano

📍 Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk

📍 Website: https://www.ugandatoday.co.ug
📱 WhatsApp: +256 702 239 337
🐦 X (formerly Twitter): @uganda43443 | @ugtodaynews (Uganda
📧 Email: ugandatodayedition@gmail.com

Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Partner with Uganda Today—where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country

Exit mobile version