Uganda Today:Ssaabasajja amaze ebbanga nga mukosefu, ali mu mbeera esanyusa era talinze nakubonekako eri Obuganda nga Katikkiro bweyali alangiridde mubutongole, ye nalabika mu Ggandaalo ly’Amazzukira gamukama waffe Yesu Kulisito.

Mukifanaanyi nga omutegesi w’ebivvulu Balaam Baruhagare yalabiddwa nga amubuuzaako nga Ssaabasajja ali mu Ggandaalo ly’Amazzukira