Rema Namakula Ajjaguzza Emyaaka 3 Mubufumbo Ne Bba Hamza Ssebunya

Kati Emyaka 4 Bukya Balabagana

Omuyimbi omukyala ow’erinnya Rehma Namakula amanyiddwa ennyo nga ‘Rema’, nga asinziira ku mukutu gwe gumukwanira wala ogwa Twitter, yawaanye Bbba Hamza Ssebunya, nateegeeza nga bwatejjusa naakamu okuva lweyamulaba namuganza.

Ekimu ku bifaananyi Rema byeyatadde ku mukutu nga amema ne Bba

Rema okufumbirwa Hamza Ssebunya yasooka kunoba ku muyimbi munne era ow’erinnya Eddy Kenzo. Ono baali mamaze okuzaala omwana omuwala era nga bakiriziganya ne Kenzo nti Rema agende ne muwala waabwe mu bufumbo gyeyalaga.

Rema ne Hamza mubufumbo bwaabwe , kati ababiri bano balinamu omwana era nga naye muwala. Mulufutifuti Rema yagambye bwaati.

“Today marks 4yrs since I met you,3yrs since I introduced you to my family and friends. It’s magical how you still give me butterflies . You are one of my best decisions everĀ  cheers to more years of loving and spoiling meĀ  Happy Anniversary to us Papi NINKUKUNDA MUNONGA”

Advertising Toyota Vigo
Toyota Vigo

Chris Kato

Uganda Today is a source of analytical, hard and entertaining news for audiences of all categories in Uganda and internationally. Uganda Today cut its teeth in Ugandan media industry with its print copies hitting the streets in October 2014. We are heavily indebted to all our publics and stakeholders who support our cause in one way or the other. To comment on our stories, or share any news or pertinent information, please follow us on: Facebook: Uganda Today Twitter: @ugtodaynews WhatsApp:+256 702 239 337 Email: ugandatodayedition@gmail.com Website: https://www.ugandatoday.co.ug
Back to top button
error: Content is protected !!