Omusajja ono yalabidwaako mubitundu byomu Kampala nga attadde taddataye ku bodaboda asobole okudduka ekibabu kya kalunsambulira Lumiima Mawuggwe COVID-19.
Gyeyaddukide gyasubira nti obulwadde tebutuukayo nze naawe teri ammanyiyo. Wabula omusajja ono mwegendereza nnyo kubanga ammanyi nti gyeyagenze ajja kkolerayo ebyettunzibye. Era bwatyo nattika tindikaliwe mungeri eyewunyisizza abangi.
Ono Senyiga omukambwe Lumiima Mawuggwe abanamusimmattuka balilunyumizaako myaaka nabisiibo.
Bwooba olina eggulire lyonna oba ekirowoozo kyona nga wandyagadde abantu abangi okimmanya bituwereeze ku ugandatodayedition@gmail.com oba WhatsApp number +256 702 239 337