Uganda Leero: Mu Mpisa y’Abaganda nga ojjeeko omutwalo, ekimu ku bintu ebitalina kubula mu kwanjula kwa muwala mu maka g’omusajja Omuganda, gwe Mwenge. Omwenge guno gulina okuleterwa mu Kita abazadde b’omwan omuwal okukakasa nti omwenge ogubaleteddwa teguliimu bulabe bwonna, abaguleese balina okukuya Ekita, era nebanywa ku mwenge guno nga tebannaba kugugabula bantu balala.
Nyiga ku bigambo bino olabe akatambi akalaga obukulu bw’omwenge n’amannya amalala goyinza okuyita omwenge. Uganda Leero