AmawulireUganda Leero

Omwana awonye Okufiira Mu Mugga

Laba akatambi Kano: Enkuba efuddemba ennaku zino eya Museneene etuusizza emigga mu bitundu by'eGgwanga ebitali bimu okwanjaala amazzi negatuuka ne mu makubo agamu

Uganda Today Edition: Omwana awonye Okufiira Mu Mugga

Ekkakalabizo lya Ssabaminista gyebuvuddeko katono lyafulumya obubaka ku Radios ne TV nga bakubiriza abantu bonna, naddala abazadde n’abamasomero okutwaala obuvunaanyizibwa obusingaawo okusobozesa abaana naddala ab pulayimale okusobola okugenda ku masomero n’okudda awaka.

Abazadde n’abamasomero balina okweyongera okulabirira abaana okugenda n’okudda awaka mu biseera bino nga enkuba eya Museneene efuddemba. Tunuliira akatambi kano olabe omwna eyannunuddwa

Enkuba efuddemba ennaku zino eya Museneene etuusizza emigga mu bitundu by’eGgwanga ebitali bimu okwanjaala amazzi negatuuka ne mu makubo agamu.  Obubaka buno abantu baabutwaala era akatambi kano wammanga, kakulaga omwaana eyali atwaliddwa amazzi naye yasobola okwekwaata kubitoogo abantu kwebamusaanga nebamunyulula mu mazzi.

Publisher

Uganda Today

Published by Uganda Today, your trusted source for news and analysis. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed.


Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country.


Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk


WhatsApp: +256 702 239 337


X (formerly Twitter): @uganda43443 |


Email: ugandatodayedition@gmail.com

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!