Omulaasi Tadeo Musisi Asisinkanye Kyagulanyi

Omuvubuka omukubi w'amatoffaali nga mutuuze w'eKyetume Nakaseke yawunikiriza banna Uganda bweyazze okuva e Nakaseke najja ku Kitebe kya NUP nga addamu omulanga gwa Kyagulanyi ogw'okusonda ensimbi ezinasobozesa ekibiina okunoonya akalulu.

Omuvubuka Tadeo Musisi eyazze okulaba Kyagulanyi nga talina Ngatto mu bigere , yawaddeyo ensimbi okuwagira NUP

Uganda Leero: Tadeo Musisi agamba nti yeddira Nkima nti era ye mutabani wa John Kiggundu.

Omvubuka ono bwaba ayogera, tomulabako kiyaamu kyonna era batuuze banne bamwogerako nga omuntu atalina buzibu na muntu yenna. Anyonyola nti nga Ssaabasajja Kabaka bweyakwaasa abavubuka omulembe ggwe guno, ye yewaayo nga eyambibwaako kyayita Emisambwa gya Buganda okukola omulimu gwokukuba amatofaali mwajja ensimbie era kweyatodde okuvugirira ekibiinakye kyawagira.

Published by Uganda Today, your trusted source for news and analysis

📍 Website: https://www.ugandatoday.co.ug
đŸ“± WhatsApp: +256 702 239 337
🐩 X (formerly Twitter): @uganda43443 |
📧 Email: ugandatodayedition@gmail.com

Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Partner with Uganda Today—where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country

Advertising Toyota Vigo

Publisher

Toyota Vigo

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!