Site icon Uganda Today

Olunaku olwa May 24 1966 Lwaleeta Kazigizigi Mu Buganda

Omulangira Kati Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi nga akyaali muto.

Nga 24 May 1966 Ssekabaka Sir Edward Walugembe Muteesa ow’kubiri yalumbibwa amagye agaali gaddumirwa Idi Amin mu Lubiri lwe eMmengo kubiragiro by Apollo Milton.

Naye Sir Edward yasobola okwerwanako naddukira mu Bungereza n’omulangira kati Kabaka Ronald Muwenda Mutebi mukifanaanyi waggulu.

Bwooba olina eggulire oba ekirowoozo kyona nga wandyagadde okigabanako naffe, tukusaba okiwereze ku ugandatodayedition@gmail.com oba ku WhatsApp number +256 702 239 337

Exit mobile version