Namyalo Akawangamudde: Kyagulanyi Yeyalya Embuzi Yange
Bwennali mbeera ne Ssengange e Kamwokya, gyenasisinkanira Kyagulanyi. Yali akyaala ennyo ewaffe nga akyaali Muyimbi
Uganda Leero: Namyalo Akawangamudde: Kyagulanyi Yeyalya Embuzi Yange
Hajjati Uzeiye Hadijah Namyalo ono nga yakulira okukunga abavubuka mu office ya president, (Hajjat Uzeiye Hadijah Namyalo, the Head of the Office of the NRM National Chairman (ONC), and National Coordinator – Bazzukulu Ba Museveni), yakawangamudde bwyategezezza nti omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi ssentamu yeyamujjako Embuzi. Nti era naye akimanyi, nti era tayinza kukyegaana.
Namyalo bino yabyogedde bweyabadde awayaamu noomu kubanywaanyiibe ku mutimbagano gwa Youtube. Namyalo amanyiddwa nnyo nga omuntu ateerya ntama mu kwogera, era nga olumu yavaayo mu katambi nga ayogerera abamuvuma amafuukuule. Yayogera nga tasabise bigambo bya Luganda ekitaasanyusa bantu.
Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk
Website: https://www.ugandatoday.co.ug
WhatsApp: +256 702 239 337
X (formerly Twitter): @uganda43443 | @ugtodaynews
Email: ugandatodayedition@gmail.com
Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Partner with Uganda Today—where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country.