Uganda Today: Omubaka Wa Mukono Municipality owekitiibwa Betty Nambooze Bakireke yawuubyeko olubu lw’ebigere ku Ssomero lya Mukono East Bishop Primary School gyeyasomera.
Nambooze yatungisizza uniform ye Ssomero lye gyeyayambadde naanekaneeka.
Betty Nambooze Bakireke Omubaka w'olukiiko lwe Ggwanga olukulu yayamba uniform ye Ssomero lye nagenda kukyalira abayizi nga omuyizi omukadde