Site icon Uganda Today

Mpuuga Yesuula Mu Nyaanga

Mathias Mpuuga cutting the figure of authority during the reigns of his occupation of Leader of Opposition in 11th parliament of Uganda

Uganda Leero: Matthias Mpuuga Omubaka Akiikirira Nyendo Mukungwe Yesuula Mu Nyaanga

Abaganda balugera dda nti “akusiinga akukubya gwooli nagwo. Luno olugero lwatukidde bulungi ku Mubaka Matthias Mpuuga bweyabadde ayogerako eri abalonzi mu kitundu kye ekya Nyendo Mukungwe.

Mpuuga yatuyannye nga bwezikala bweyabadde agezaako okunyonyola abalonzi nga bwe yali ye, eyaleeta Robert Kyagulanyi Ssentamu mu byobufuzi.

Abalonzi bamungodde nga bwebamulangira nti atwaale eri olumanyimanyi olutambuza Nnamunye olweggulo.

Wuliriza Akatambi Kano

📍 Website: https://www.ugandatoday.co.ug
📱 WhatsApp: +256 702 239 337
🐦 X (formerly Twitter): @uganda43443 | @ugtodaynews (Uganda
📧 Email: ugandatodayedition@gmail.com

Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Partner with Uganda Today—where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country

Exit mobile version