Biingi biwandiikiddwa era bimanyiddwa ku muyimbi omututumufu Irene Namubiru Murel, naye ate baangi tebamanyi nti Namubiru yavuganyaako ku bwa Nalulungi wa Uganda.
Irene Namubiru yaani?
Irene Gladys Namubiru, era amanyiddwa nga Iryn Namubiru Morel, Munna Uganda omukyala omuyimbi.
Yazaalibwa: December 13, 1981 Uganda
Okusoma kwe: Namasagali University, Universidad Stendhal
Genre: Reggae, Jazz, Pop music, Rhythm and blues, Afrobeat, Classical music, Blues, more
Entambi Z’enyimba: Mpulira, All TIME CLASSICS volume 1, ALL TIME CLASSICS Volume II, n’endala eziwerako.
Iryn Namubiru newankubadde nga wakitema mubutonde, ekikula ekyandibadde kimufeebya mu byempaka z’obwa Nalulungi, kino tekyamulemesa kwetaba mu mpaka zino mu 1996.