
Uganda Today: Michael Solomon Ndawula Ssenyimba yazaalibwa nga 02 Kasambula 1937 ate nawummula nga 19 Mugulansigo 2024
Yeyali omulabirizi ow’okubiri ow’obulabirizi obwa Mukono mu Kannisa ya Uganda eva e Bungereza. Yawereeza nga omulabirizi okuva mu Museneene wa 1995, okutuuka mu Ssebaaseka owa 2002. yawummula nga 19 Mugulansigo 2024, nga aweza 86.