Ebyemizanyo

Ammanya Agatumiibwa Abantu Okuva Kubazadde N’abaana abalala Nga Mukika Muzaalidwaamu Abalongo

Abazadde omusajja ayitibwa Salongo ate omukazi nayitibwa Nalongo, omwana yenna abalongo kwebadda kaabe mulenzi oba muwala ayitibwa Kigongo, ate omwaana yenna adda kubalongo kaabe mulenzi oba muwala ayitibwa Kizza.

Kamya (adda ku Kizza), Kaggwa (adda ku Kamya), Kityo (adda ku Kaggwa), Kiteerera (adda ku Kityo), Kakeedo (adda ku Kiteerera), and Mubisi (adda ku Kakeedo). Ammanya gano gonna gatumiibwa abalenzi nabawala.

UgandaToday

UgandaToday is published by CMK Media Solutions. UgandaToday is your trusted source for news and analysis. Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Website: https://www.ugandatoday.co.ug WhatsApp: +256 702 239 337 X (formerly Twitter): @uganda43443 | Email: ugandatodayedition@gmail.com P.O.BOX 184351 Kampala. Uganda

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!