Muwala Wa Eyali Katikkiro Wa Buganda Omulongo Babirye Attiddwa Mu Bukambwe
Mu bulumi obwekitalo, bakanywa musaayi bano, baaweebwa ensimbi eziwerera ddala obukadde 9 nga zibaweebwa mu bitundutundu, Babirye 52, baamutta. Wuliriza akatambi kano.

UgandaLeero: Muwala Wa Eyali Katikkiro Wa Buganda Omulongo Babirye Attiddwa Mu Bukambwe
Ensi eno ejjudde ettima n’obukyaayi, bino nno byeyolekedde mu busungu n’effubitizi ebyalagiddwa oluvanyuma lw’okuwamba, n’oluvanyuma okuttibwa kw’omulongo Babirye, nga ono muwala wa Katikkiro eyawummula JB Walusimbi.
Abatemu bano ba kanywa musaayi, baawamba Babirye abadde omutuuze we Ntinda- Kigoowa, nga 3/6/2026 nebalyoka bapeeka ab’enganda okubawa kanttanyi wa bukadde 19 balyoke babawe omuntu waabwe, nga awatali ekyo, baali baakumutta.!
Newankubadde Nga Abatemu Baafuna Obukadde 9 Naye Era Babirye Baamutta
Mu bulumi obwekitalo, bakanywa musaayi bano, baaweebwa ensimbi eziwerera ddala obukadde 9 nga zibaweebwa mu bitundutundu, Babirye 52, baamutta. Wuliriza akatambi kano.
https://vt.tiktok.com/ZSQhA83Uj/
#JBWalusimbi #UgandaLeero #UgandaToday #PhoenixNewsFeeds #OperaNewsFeeds #Abatemu



