AmawulireUganda Leero

Ssaabasajja Kabaka Okubirizza Abaakakiiko K’ebyokulonda Kakomye Kyekubiira

Asabye abaakakiiko bakome ku bakuuma ddembe abeesomye akulemesa abeesimbyeewo bonna okutuuka ku bantu wonna mu Ggwanga

UgandaLeero: Ssaabasajja Kabaka Okubirizza Abaakakiiko K’ebyokulonda Kakomye Kyekubiira

Mu bubaka bwe eri abantu ba Buganda ne Uganda yonna olw’okutuuka ku mazaalibwa ga Kulisito ag’omwaka guno 2025, Ssaabasajja Kabaka akkubiriza abantu okutereka emmere ey’ensigo mu byaagi basobole okuyita mu biseera ebijja olwokuba emmere ejja kuba ntono olw’omusana ogwayokya Kasooli n’ebirime ebirala.

Vvaawo Mpitewo

Nga atuuse ku mbeera eya vvaawo mpitewo eyebyobuvuzi n’okunoonya akalulu, Sseggwanga akubirizza Akakiiko Keby’okulanda obutavumirira buvumirizi ebikolwa ebityooboola eddembe ly’obuntu eri abesimbyeewo omuli okukugirwa okutuuka ku bantu mu Ggwanga lyonna, naye bateeke mu nkola obuvunaanyizibwa bwaabwe.

Ssemunywa yaggasseeko nti “ebikolwa bino tubivumirira kubanga tebiraga nkulakulana na bugunjufu eri e Ggwanga”.

UgandaToday

UgandaToday is published by CMK Media Solutions. UgandaToday is your trusted source for news and analysis. Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed. Website: https://www.ugandatoday.co.ug WhatsApp: +256 702 239 337 X (formerly Twitter): @uganda43443 | Email: ugandatodayedition@gmail.com P.O.BOX 184351 Kampala. Uganda

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!