
UgandaToday:UgandaLeero: Ekiretera Omwana Okwewaggula N’obutawuliriza Kubuulirirwa Kwa Muzadde

Bya Katwere Musajjaakaawa
Omutaka Katwere Musajjaakawa anynyola ensoonga satu ezivaaka abaana mu Maka naddala abawala obutawuliriza bazadde. Katwere ateeka essira ku nkuza y’Omwana mu Maka, nga simuteeketeeke, tabuulirirwa, era tayigirizibwa okwebuuza ku bazadde be;
Amasomero obutabaamu entegeka okugunjula Abaana, okufuga obulamu bwabwe, okwetaasa n’okukuuma obulamu bwabwe;
Abazadde mu byalo okulemererwa okuba obumu okutendeka abaana ku mbeera z’okusalawo byebatekeddwa okukola okuzimba obulamu bwaabwe obw’ebiseera ebyomumaaso.
Wuliriza akatambi k’omwana muwala ono eyafuukira Nyina ekyenena nakawangamula nga ye bweyali akooye okusoma nga ayagala agende afumbirwe.
Katwere Musajjaakaawa
#KatwereMusajjaakawa #UgandaLeero #UgandaToday #OperaNewsFeeds #PhoenixNewsFeeds


