AmawulireUganda Leero

Omwenge Tegubula Ku Kwanjula Kwa Muwala Omuganda

Kino Kigendera Ne Kunjogera Eyagungibwaawo Nti Kangunywe Kubanga Gwegwawasa Nyabo

Abalungamya b’omukolo gw’okwanjula nga battulula omwenge okugujja mu Kita.

Uganda Leero: Mu Mpisa y’Abaganda nga ojjeeko  omutwalo, ekimu ku bintu ebitalina kubula mu kwanjula kwa muwala mu maka g’omusajja Omuganda, gwe Mwenge. Omwenge guno gulina okuleterwa mu Kita abazadde b’omwan omuwal okukakasa nti omwenge ogubaleteddwa teguliimu bulabe bwonna, abaguleese balina okukuya Ekita, era nebanywa ku mwenge guno nga tebannaba kugugabula bantu balala.

Nyiga ku bigambo bino olabe akatambi akalaga obukulu bw’omwenge n’amannya amalala goyinza okuyita omwenge. Uganda Leero

 

 

 

Publisher

Uganda Today

Published by Uganda Today, your trusted source for news and analysis. Let’s help you grow your brand and keep your audience informed.


Partner with Uganda Today where your story matters in shaping the social and economic dynamics of the country.


Website: https://www.ugandatoday.co.ug/about-cmk


WhatsApp: +256 702 239 337


X (formerly Twitter): @uganda43443 |


Email: ugandatodayedition@gmail.com

Related Articles

Back to top button
error: Content is protected !!