Zhaotong Ekibuga Ekisinga Obutono Munsi Yonna! Chris Kato 4 years ago Zhaotong City, Yanjin County, Yunnan province, ekisuubirwa okuba ekibuga ekisinga okuba ekitono mu nsi yonna, kyabbulwamu erinnya nga liva ku munnyu okusimibwa mukifo kino.Kirina abatuuze 453,096. Emirimu egikolerwaayo mulimu kusima byabuggaga ebyomutaka, okulima segereti n’okukola cementi.